Amawulire

E Ssembabule ayizi bagaanye okudda ku masomero

E Ssembabule ayizi bagaanye okudda ku masomero

Ivan Ssenabulya

January 13th, 2022

No comments

Bya Gertrude Mutyaba

bayizi ku masomero ga gavumenti mu gombolola ye Mitete mu district ye Ssembabule tebanajjumbira okudda ku masomero.

Ssentebe w’eGombolola ye Mitete Baker Byayi Ssenyonga alambuddeko agamu ku masomero ga gavumenti okuli Lusaalira Muslim Primary School, St Francis Lusaalira Primary School, St Athanasius Primary school Kabengo ne Kabasanda Primary School ngeno yasanze abayizi batono.

Kati namasomero geyatuseemu, okugoberera ebiragiro namateeka gokwetangira obulwadde kwabadde kutono.

Ssentebe w’egombolola yennyamidde ku mbeera amasomero gyegalimu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *