Amawulire

Capt. Ramathan Magara akyaluliko

Ali Mivule

January 22nd, 2014

No comments

Magara kills

Kooti ejulirwaamu ekakasizza ekibonerezo ky’emyaka 14 egyaweebwa capt Ramathan magara.

Abalamuzi abataano nga bakulembeddwamu Opio Aweri bagambye nti ekibonerezo kino ssi kikambwe okusinziira ku bantua babiri beyatta e Bulange mengo.

Bano era bakakasizza nti Magara yakuba amasasi 16 era nga n’ebisosonkole ebyasangibwa mu kifo bino webyaali byali biva mu mundu ye.

Magara yaddukira mu kkooti ejulirwaamu ng’agamba nti ekibonerezo kyebamuwa kikambwe nnyo nga yali ayagala wakiri bamuwe emyaka 7.

Magara yatta Vincent Kavuma ne Gideon Makabaye Dr Kiiza Besigye bweyalia kyadde e Bulange mengo mu kalulu ka 2006

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *