Amawulire

Butalejja batandise okubala

Ali Mivule

February 11th, 2013

No comments

Vote countingOkubala obululu e Butalejja kutandise

Okulonda kuno kufundikiddwa ku ssaawa kkumi n’emu era ng’abantu abawera bakwatiddwa mu lunaku

 Olweggulo lwaleero, abantu 2 beebakwatiddwa nga beefula abalonzi.

Bano baggyidwa mu kitundu key busoobe ne Bingo mu district eno.

AMyuka omwogezi wa poliisi Vincent Ssekate agamba nti ababiri bano batannategerekeka mannya bakuumirwa ku poliisi ye Tororo.

Mu kusooka abantu 8 beebakwatiddwa okwabadde n’amyuka akulira ekibiina kya FDC Salaam Musumba

Ssekate wabula agamba nti okutwaliza awamu okulonda kubadde kukkakkamu.

Okulonda kuno kuddiridde okufa w’omubaka eyali akiikirira abakyala be Butalejja Cerinah Nebanda

Ebinaava mu kulonda kujja kalimi ko wano ku 90.4 Dembe FM

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *