Amawulire

Bucha zakuggalwa

Ali Mivule

March 25th, 2013

No comments

Butchery

Nga paasika ekubye koodi, ekitongole kya KCCA kyaakuggala emidaala gy’enyama ezitawandiisibwa mu mateeka.

Kino kidiridde ekitongole kyekimu okuggala bucha 4 nga zino zasangiddwa n’enyama envundu.

Amyuka ebikwekweto mu KCCA, Robert Kalumba agamba nti bategeezezza ku bucha ezimeruka era nga bakungaanya amawulire agamala okutandika ebikwekweto.

Kalumba agamba nti bagenda kutandikira mu bitundu bye Nakulabye, Nsambya ne Makindye