Amawulire

Omwana awanuse ku muti

Ali Mivule

February 15th, 2013

No comments

Ovacado treeOmwana omulenzi abadde alinnye okuwanula ova agudde mu kinnya kya kabuyonjo.

Bosco Luswata owe Kasubi Lubya ame emenyese omugongo n’okugulu.

Maama w’omwana ono Joyce Naluyima agamba nti namwandu era ng’abadde atembeeya bugoye okufuan eky’okulya.

Omukyala ono talina buyambi bwonna era ng’awanjagidde abaddukirize okumuyamba.

ALi ku ssimu No. 0756-69-43-95

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *