Amawulire

Besigye ssiwakuddamu kwesimbawo

Ali Mivule

November 11th, 2013

No comments

Dr Besigye

Eyaliko Ssenkagale wa FDC Col Dr. Kiiza Besigye  ategeezezza nga bw’atali mwetegefu kuddamu kwesimbawo kubwa pulezidenti  mu mwaka 2016, singa amateeka agafuga okulonda tegakyuukamu.

Kinajjukirwa nti Besigye  yaakegeza ku ntebe y’obukulembeze kaakano enfunda 3 namba, wabula ng’akubwa kyabugazi, newankubade nga abadde addukira mu kooti okuwakanya ebivudde mu kulonda .

Kati Besigye atugambye nti okulonda kwonna tekulina makulu okujjako ng’amateeka gakyuuseemu.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *