Amawulire

Besigye, Lukwago bakwatiddwa

Ali Mivule

November 19th, 2013

No comments

Besigye arrested new

Eyali akulira ekibiina kya FDC Dr Kiiza Besigye akwatiddwa.

Besigye akimazeeko buli omu bw’akubye poliisi ekimmooni n’alabikako wakati mu kibuga nga teri amusuubira

Ono atuukidde mu kikuubo gy’avudde n’agenda ku mini-price mu kampala era wano poliisi poliisi webagibagulizzaako omukka ogubalagala negukaawa

Besigye akwatiddwa n’atwalibwa ku poliisi ya CPS gy’aggaliddwa.

Mu ngeri yeemu, ne loodimeeya Erias Lukwago akwatiddwa bw’abadde yakafuluma amaka ge e wakaliga

Ono aggaliddwa ku poliisi e Naggalama

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *