Amawulire

Besigye akwatiddwa

Ali Mivule

June 25th, 2013

No comments

Besigye arrested

Eyali akulira ekibiina kya FDC Dr Kiiza Besigye akwatiddwa.

Besigye akwatiddwa bw’abadde yakafuluma amaka ge e Kasangati.

Poliisi yakedde kwebulungulula maka ge ng’eyyabakulembeddemu Seiko Chemonges yategeezezza nga bw;atagenda kuddamu kukkirizibwa kutambula

Besigye bamutwalidde mu kamotoka ka poliisi number UP 1928 nga kati akuumirwa ku poliisi ya Kiira division.