Amawulire

Besigye akwatiddwa

Ali Mivule

November 25th, 2013

No comments

Besigye under arrest

Eyaliakulira ekibiina kya FDC Dr Kiiza Besigye akwatiddwa.

Ono akwatiddwa bw’abadde ali ku poliisi ye Kasangati gy’agenze okukola sitatimenti ku by’obumutulugunya ssabiiti ewedde.

Akulira poliisi e Kasangati, y’alagidde abadde ajja ku Besigye statimenti okukikomya kubanga talina buyinza bukikola

Ono olumaze poliisi emukasuse mu kamotoka kaayo akavuze nga koolekera Naggalama gy’aggaliddwa

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *