Amawulire

Balyeku bamulumirizza okwetaba mu bufere

Balyeku bamulumirizza okwetaba mu bufere

Ivan Ssenabulya

August 21st, 2019

No comments

Bya Ruth Anderah

Akakiiko akatekebwawo omukulembeze we gwanga okunonyereza ku mivuyo gye ttaka, kavumiridde omuwandiisi avunayzibw aku byapa e Jinja Aisha Kandikumutima olwokulmererwa okuwabula minister webye ttaka Betty Amongi kubye ttaka erisangibwa ku Plot 24 ku Kyabazinga Way e Nalufenya.

Kandimkumutima agambye nti yakolera ny kuwubisibwa  olwabakulembeze aba waggulu ne bakama be  kyeyaza addamu okuyingiza ettaka lino, okulifulizaako ekyapa ekyokubiri.

Wano era kyazuuse nti omubaka wa Jinja Municipality West Moses Balyeku yefuula kayungirizi owa musiga nsimbi munnansi wa Buyindi, Jay Patel okufuna obwananyini ku ttka lino atenga lyaliko ekyapa ekya lease, eri kampuni ya Tirupati Investments Limited.