Amawulire

Baasi za Pioneer tezikyatambula

Ali Mivule

February 14th, 2013

No comments

Pioneer busesBannakampala abakozesa baasi za pioneer bubakeredde.

Baasi zino ziwambiddwa lwabutasasula misolo.

Ab’ekitongole ekiwooza ekya URA bagamba nti kkampuni ya pioneer bagibanja obuwumbi 8 mu misolo.

Baasi zino ezibadde zakaweza omwaka bukyanga zitandika zibadde ziyambyeeko ba mufuna mpola okutambulira ku beeyi ensaamusaamu

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *