Amawulire

Ba Mafia beefuze NSSF

Ali Mivule

September 10th, 2014

No comments

workers house

Eyali akulira ekitavvu ky’abakozi Richard Byarugaba  ategezezza nga bwewaliwo akakundi k’abamafiya abeesomye okulemesa pulojekiti z’ekitavvu kino.

Bwabade alabbiseeko mu kakiiko ka parliament akalondoola enonga zino, byalugamba agambye nti waliwo banakigwanyzi abataagaliza nkulakulana mu kitavvu kino, nga bano bazze bateekawon obusonga songa kko nokukwata ensi=obi mubuli kikolebwa

Byarugaba ategerezeza ababaka nti olwebyokwerinda  kano akabinja tayagala kusooka kukaatuila, wabula nga okusinziira kubanga lyeyamala kubwassenkulu bwekitobngoke kino, yabalaba nga balamezze project ezenjawulo, omuli nokuzimba ekizimbe ekyakasiimo kabakozi nga kino kyali kyabuwumbi 50 bulamba

Wabula kino tekimalidde babakla bano , era ababaaka okubade

Joseph Ssewungu,batabukidde byarugamba nebamutegeeza nti okweyambula omuguwa ebyama abyatule