Amawulire

Asse nyina lwa bintu

Ali Mivule

September 18th, 2014

No comments

Man kills mother over property

omusajja eyatta nyina olw’ebintu asibiddwa emyaka 25

Allan Ahimbisibwe nga musuubuzi mu kibuga kye Mbarara yatta nyina ow’emyaka 65 ng’ayita mu bantu beyagula bamalirize omulimu guno.

Oludda oluwaabi lwategeeza omulamuzi David Matovu nti yagula abatemu beyawa obukadde butaano nebalumba nyina .

Bano bakuba ekituli mu nyumba nebayisaamu kalifoomu olwo nebatandika okumutema nga talwana

Abajulizi 12 okuli n’ab’oluganda lwa Tumuhimbise beebajja mu kkooti okuwa obujulizi.

Tumuhimbise bamusibye ne John Bosco Tumuramye gweyawa obukadde obutaano era ng’ono yalumiriza mukama we nga bali mu kkomera

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *