Amawulire

Aronda awera

Ali Mivule

July 24th, 2013

No comments

Aronda

Minister w’ensonga z’omunda omuggya Gen Aronda Nyakairima, aweze okufafagana ne bannabyabufuzi abakuba enkungaana mu nguudo, obutale n’ebifo ebirala ebitakirizibwa.

Bw’abadde akwasibwa ebikola bya ofiisi olwaleero,  asuubizza okukuuma eddembe ly’obuntu n’okuwuliriza eddoboozi ly’abangi.

Ye Hillary Onek nga gw’adidde mu bigere amusabye okusooka okufa ku mbeera y’abakozi ba ministry eno okusingira ddala abasirikale ba police.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *