Amawulire

Amateeka amakakali lu bisulo by’abayizi

Ali Mivule

October 13th, 2014

No comments

Hostels

Poliisi eyisizza amateeka amakakali ku bannayini bisulo by’abayizi ku ttendekero lye Makerere

Kiddiridde omuyizi ali mu mwaka gwe ogw’okubiri okusangibwa ng’attiddwa n’asuulibwa okumpi n’omwaala ku kisulo lya Daglous Villa mu Kikoni.

Atwala poliisi ye Makerere Tomas Kasimo agamba nti ebisulo 89 bimaze okulagirwa okufuna abakuumi wakiri babiri n’okugula obuuma obukebera

Kasimo agamba nti poliisi era eyongedde okulawuna ekiro  n’okukebera abatambula ekiro mu kitundu kye  Kikono, Bwaise Katanga ne Wandegeya.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *