Amawulire

Amataba mu Sudan

Ali Mivule

September 4th, 2013

No comments

Floods in South Sudan

Amataba gafuuse amataba e Nimule ku nsalo ya Uganda ne south Sudan

Abasuubuzi abatunda ebintu ebivund ang’emmere beebasinze okukosebwa nga tebasobola kusala yadde okusomoka

Enguudo ezisinga zzo tezikyayitikamu.

Ssentebe w’abakolera e Sudan Rashid Manafwa agamba nti basobeddwa nga tebasobola kudda waka nate nga tebasobol akweyongerayo.

Amataba gano gavudde ku nkuba etasalako mu kitundu kino

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *