Amawulire

Amataba gakyasubirwa mu bitundu byegwanga ebyenjawulo

Amataba gakyasubirwa mu bitundu byegwanga ebyenjawulo

Ivan Ssenabulya

September 8th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe

Abakugu mu byentebereza y’obudde balagudde nti amataba gagenda kukuba ebintundu byegwanga ebyenjawulo, omugenda nokufiira abantu.

Uganda National Meteorological Authority baalagudde enkuba eyamaanyi, egenda okutonnya ngengobe mu ggulu.

Akolanga ssnekulu wekitongole ino David Elweru agambye nti baasubira enjega okuli amataba, eokubulukuk kwettaka mu Bugwanjuba bwegwanga, amasomerenga ne laddu.

Kati ategezezza ngabantu bwebasaanye okubeera obulindaala nokwewala obutyabaga buno.

Elweru era awabudde abalimi okusiga emmere ekula amangu, okuli omuwemba, obulo, Sim sim nemmere endala enakwatirira ku bantu obutagwa mu njala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *