Amawulire

Amasomero gatandise kusasuza buli lunnaku

Amasomero gatandise kusasuza buli lunnaku

Ivan Ssenabulya

January 13th, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Agamu ku masomero gagunjizaawo enko,a empya eyoksasauzanga abazadde ebisale, ngabamu batandise kuzigereka nga za buli lunnaku.

Bino webijidde ngabantu bangi balajana nokwemulugunya ku bwavu, olwembeera yebyenfuna waddenga amasomero gaguddewo.

Abamu bagereka okuva ku 1000, 1500 ne 2000 okusinziira ku bibiina.

Kati amyuka omukulu wessomero ku Kampala Islamic school Yunus Bunya, agambye nti enkola eno tejja kusobozesa kuddukanya bulungi masomero era abagitandise balabika tebatunuliidde byanjigiriza naye byanfuna.

Okusasasuzanga omuyizi ebisale bya buli lunnaku, kwacaaka nnyo mu coaching, amsomero wegaberedde nga maggule.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *