Amawulire

Amasanyalaze gasse abaana babiri

Ali Mivule

September 23rd, 2014

No comments

children playing

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyaalo Apoli mu disitulikiti ye Lamwo abaana babiri bwebakubiddwa amasanyalaze neebafiirawo.

Abaana bano amasanyalaze agabakubye babadde ku kyuuma ekikuba ebinyeebwa

Kigambibwa okuba nti abaana bano babadde bazannyira mu nkuba era olwavuddeyo nebakwata ku kyuuma ekyabaddeko amasanyalaze negabakanula

Aduumira poliisi ye Lamwo Kimera Seguya, agambye nti babategeezezza mangu nga tewali yaakutte ku baana bano era nebasobola okuyita okuyita ab’amasanyalaze nga bukyaali

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *