Amawulire

Akunkumudde mu kacupa gamumyuse

Ali Mivule

May 16th, 2017

No comments

Bya Ruth Andera

Waliwo omusajja ow’emyaka 23 awereddwa ekibonerezo kya saawa 30 nga akola bulungi bwansi nga omusango ogumuvunibwa gwakwefula kyeneena

Steven Ssendegeya nga avuga bodaboda ya gaali kigambibwa nti yakwatibwa wano ku luguudo lwa  Sir Apollo Kaggwa  nga ennaku zomwezi 10th/May 2017  oluvanyuma lwokumusanga nga akunkumula mu kacupa ka mineral water, kyokka n’amala nakasula mu mwala

Kati ono leero alabiiseeko mu maaso g’omulamuzi wedala erisooka wano ku city hall Moses Nabende nakiriza omusango ogumusomeddwa

Kati  ono omulamuzi amulabudde obutaddamu kweyisa nga mungeri etagwana, kyokka n’amusasira kubanga akawago kalabika kaali kagenda kwabika

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *