Amawulire

Akabenje kasse babiri

Ali Mivule

January 23rd, 2014

No comments

Accident at Kakira

Abantu babiri beebafiiridde mu kabenje akagudde e Kiwnagula ku luguudo oluva e Busaana okudda e Kayunga

Ku bafudde kwekubadde n’omusajja wa myaka 70 abadde avuga akagaali ng’ategerekese nga Benon Bawaali.

Emmotoka kika kya Mark two eremeredde omugoba waayo n’ekoona omukadde ono nga tennaba kwevulungulula mirundi egiwera.

Omulala afudde abadde atambulira mu mmotoka eno

Aduumira poliisi ekola ku ntambula y’ebidduka e Kayunga, Rajab Aliga agamba nti akabenje kano kandiba nga kavudde ku kuvugisa kimama.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *