Amawulire

Agudde mu tanka

Ali Mivule

July 25th, 2013

No comments

water tank

Omusajja atemera mu gy’obukulu 42 e Kawanda agudde mu tanka y’amazzi naafirawo,

Ono abadde agezaako kusika kidomola ekibadde kyalemera mu tanka eno .

Omwogezi wa police mu kampala ne miriraano, Idi Bin Ssenkumbi  atutegeezeza nti enjega eno egudde ku kyalo ekimanyidwa na Wabitende e Kawanda .

Omusajja afudde abadde apangisiddwa nanyini tanka eno okumusikirayo ekidomola kino.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *