Amawulire

Agenze mu kkooti lwamayembe

Ali Mivule

April 20th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa

Omukazi atutte bba  we ku poliisi lwakumuwendulira mayembe negamkuba emiggo kate gimutte.

Halima Naigaga owemyak 23 alumirizza bba Isa Isabirye owemyaka 31 okumutwala musabo gyebamukubidde emiggo nga mukiseera kino takyasoboola kutuula.

Naigaga agamba ,Isabirye ,yakomyewo namugamba amuwerekereko era baasibidde mu ssabo ebintu gye byamukubidde kibooko.

Ayongeddeko nti obwedda ebintu by’atalaba bimukuba bwe nga  bwebimubuuza oba talinaayo musajja mulala.

Kati police ye Mulago yaguddeko Isabirye ku  omusango ku SD16/17/04/2017.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *