Amawulire

Abesenza mu luguudo lwegaali y’omukka bawereddwa emyezi 6

Abesenza mu luguudo lwegaali y’omukka bawereddwa emyezi 6

Ivan Ssenabulya

October 14th, 2021

No comments

Bya Barbra Nalweyiso

Abakulu okuva mu kitongole ky Uganda Railway Cooperation basisinkanye abakulembeze mu District ye Mityana ku nsonga zettaka lyekitongole, abantu lyebesenzaako.

Abakulembeze balagiddwa baddeyo bagemba abantu bave mu ttala lyoluguudo lwegali yomukka, era baawreddwa emyezi 6.

Ssentebe wa District ye Mityana Mugisha Patrick Nsiimye ategezeza ngabakulembeze bwebatalina nteekateeka esimbira nteekateeka ya gavumenti kuuli naye abantu bano bandibadde bamala kuliyirirwa.

Ye Ssentebe wa Bbuye Kikumbi awayita oluguudo luno asabye abakulu okusooka okubalaga ekyapa kuba kizuliddwa nti banditwaliramu ettaka eritali lyabwe.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *