Amawulire

Mukomye okwebaka obwebasi-Museveni

Ali Mivule

January 26th, 2014

No comments

 

m7

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni asoomozezza  abasoga okukoma okwebaka obwebasi , ng’emikisa gy’enkulakulana gibayitako.

Pulezident  okwogera bino abadde ku kitebe kya disitulikiti  ye Mayuge, ku mikolo egy’okukuza ameenunula ga Yuganda, ag’omulundi ogw’a 28.

Pulezidenti agambye nti waliwo enkulakulana nyingi z’asindikidde abantu mu buvanjuba bw’eggwanga , wabula nga zonna zifa togge.

Okusinga olunwe alusonze mu bakulira enkola ya NAADS mu disitulikiti  eno , bagambye nti bali mu kwebaka.

Olwaleero lwegiwezze emyaka 28 bukyanga amaggye ga NRA gawamba buyinza mu mwaka 1986 .

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *