Amawulire

Abe Bombo balabye ekintu eky’efanyiriza bbomu

Abe Bombo balabye ekintu eky’efanyiriza bbomu

Ivan Ssenabulya

June 27th, 2019

No comments

Bya Prossy Kisakye

Abatuuze be Bombo ku 21 mu district ye Luwero, basatidde olw’ekintu kyebatebereza okubeera bbomu mu kitundu kyabwe.

Abatuuze bogedde ku bibaddewo.

Yye omwogezi wamagye ge gwanga ag’okuttakka Col Henry Obo, oluvanyuma akakasiza nti tebadde bbomu.

Agambye waliwo eyabadde asibye ebintu nekigendererwa ekyokutiisa abatuuze.