Amawulire

Abayizi beediimye

Ali Mivule

September 22nd, 2014

No comments

Students strike

Abayizi mu ggwanga lya Hongkong bazize okugenda mu bibiina okumala wiiki namba nga bawakanya eky’eggwanga lya China okugaana ennongosereza mu mateeka g’eby’okulonda mu ggwanga klino.

Enkumi n’enkumi z’abayizi okwetolola eggwanga lino baweze obutalinya mu kibiina wakati mu kwekalakaasa.

Gavumenti ya China yagaaanye okusunsula abaneetaba ku bukulembeze bw’ekibuga kino ekinyiizizza ennyo abatuuze..

Abayizi bano era abategese enkungaana mu bifo ebitali bimu ng’ebisinga biriraanye gavumenti

HongKong yeekutula ku China kyokka ng’eno yasigaza omukono gwa maanyi mu mirimu gyayo nga n’amateeke g’ebyokulonda ekyagalemesezza