Amawulire

Abayizi be Makerere bawadde nsalesale

Abayizi be Makerere bawadde nsalesale

Ivan Ssenabulya

January 23rd, 2019

No comments

Bya Damali Mukhaye.

E Makerere  abayizi beeno ebawadde abadukanya etendekro lino esaawa 48 okukola ku nsonga z’abasomesa abagaanye okudda ku mirimo, oba sikyo bekalakaasa.

Kinajukirwa nti abasomesa bano baakoma okukola ku lw’okutaano lwa sabiiti ewedde , oluvanyuma lwa amyuka akulira etendekero lino Proff. Baranabas Nawangwe okugoba ekulira ekibiina ekigatta abasomesa Dr Deus Kamunyu

Kati leero abayizi nga bakulembedwau gild waabwe Paapa Were Salim  bagambye nti bbo nga abayizi tebateekeddwa kunyigirizibwa mu nsonga zino, kale nga singa abakuubagana balwemwa okukaanya, nabob agenda okulaga obutali bumativu bwaabwe nga bekalakaasa.

Kati bano bawabadde bano esaawa 48- nga zino zenaku 2 okukola ku nsonga zino oba sikyo bambalagane.