Amawulire

Abawambiddwa mu Turkey bayimbuddwa

Ali Mivule

September 20th, 2014

No comments

Banansi b’eggwanga lya Turkey 49 abali bawambibwa banalukala aba Islamic state mu ggwanga lya Iraq kyadaaki batereddwa.

Bano batuuse dda mu ggwanga lya turkey era ngakati bali mu kibuga Ankara.

Abantu bano bawambibwa okuva mu kibuga Monsul mu mwezi gw’omukaaga omwaka guno.

Banalukala aba Islamic state bongedde okufuuka ekyambika mu mawanga omuli Iraq ne Syria, era nga kino kitandise okwewanisa emitima amawanga gakirimaanyi omuli America, Bungereza Bufalansa. n’amawanga amalala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *