Amawulire

Abawakanya Pistoruis bajulidde

Ali Mivule

December 10th, 2014

No comments

pistoriuos

Omulamuzi wa kkooti ya South Africa akkirizza abemulugunya ku kibonerezo ky’omuddusi Oscar Pistorious okujulira .

Pistoriuous yasibwa emyaka 5 mu October lwakukuba muganzi we Reeva Steenkamp ebyaasi ebyamutta wabula n’atasingisibwa musango gwabutemu banji kyebawakanya.

Abavunaaba Pistorious bagamba omulamuzi  Thokozile Masipa teuataputa bulungi mateeka bweyategeeza nga omuddusi ono bweyatta muganzi we nga tagenderedde kyebawakanya.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *