Amawulire

Abatunzi be byalaani balajanidde Gavt okubasuula omukono

Abatunzi be byalaani balajanidde Gavt okubasuula omukono

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe,

Ekibiina omwegatira abatunzi békyalaani ki Uganda Tailors association basabye gavumenti okubadukirira kuba tebali bulungi.

Okusinzira ku Ssentebe wekibiina kino, Phillip Ssekimpi mu muggalo oguwedde gavumenti teyabateeka ku lukalala lwa balina okuganyulwa mu buyambi songa abatunzi be byalaani bangi bakosebwa nyo embeera eyomuggalo.

ono anyonyodde nti okusinga abantu bano babeera ku masomero nákeedi wabula ekyokubeera enziggale okumala ekiseera kyakosa nyo ebyenyigiza yaabwe.

Wano wasabidde gavt okubasuula omukono basobole okubulukuka okuva mu kusomoozebwa kwe bayitamu mu kiseera kino.

 

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *