Amawulire

Abatembeeyi babagobye ku nguudo

Abatembeeyi babagobye ku nguudo

Ivan Ssenabulya

November 18th, 2021

No comments

Bya Prosy Kisakye

Omubaka wa gavumenti mu Kampala Hudu Hussein alagidde abatembeeyi bonna bave ku mbalza zebizimbe, bagende mu butale obwatekebwawo gyebaba bakolera.

Ekiragiro kya RCC, kizze ngabebyokwerinda bagezaako okutereeza obutebnekevu mu kibuga, oluvanyuma lwobulumbaganyi bwa bbomu ez’omudiringanwa.

Agambye nti bagal okumalwo omujjuzo mu kibuga, era abatembeeyi balagiddwa okugenda mu butale okuli aka Usafi ne Wandegeya, bafune ebifo mwebanakolera.

Mungeri yeemu abasubuzi wansi wa Kampala Capital City Traders Association, beyamue okuwagira abebyokweringa nekitongole kya KCCA, okujja abatembeeyi ku nguudo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *