Amawulire

Abateberzebwa okubeera ababbi babatidde e Makindye

Abateberzebwa okubeera ababbi babatidde e Makindye

Ivan Ssenabulya

December 28th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga

Poliisi e Kabalagala etandise okunonyereza ku butemu obwetabiuddwamu okutwaliira amateeka mungalo, mu Mubiru Zone e Nsambya mu divizoni ye Makindye e Kampala.

Abantu 2 bebafudde nga tebanaba kutegerekeka biakwatako, wbaulanga bali mu myaka mivubuka 20.

Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emirirwano Luke Oweyesigyire, agambye nti bano babakute nga kigambibwa babadde bagezaako okumenya okuyingira mu nnyumba.

Emirambo gitwaliddwa mu gwanika lye ddwaliro ekkulu e Mulago.