Amawulire

Abasoma obusawo bekalakaasizza

Abasoma obusawo bekalakaasizza

Ali Mivule

August 31st, 2016

No comments

abasawoAbasoma obusawo nga bakolera mu ddwaliro ly’e Mulago bediimye.

Bano nga basoba mu 200 okuli banansi, badokita n’abagaba eddagala bavudde mu mbeera lwa gavumenti kulwawo kubateeka ku nteekateeka y’oguzesebwa emanyiddwa nga internship.

 

Akulira abasawo abagezesebwa mu ddwaliro lino Doctor Fauzi Kavuma agamba bagenda kwekalakaasa mu mirembe bakumbe okuva ku ddwaliro ekkulu e Mulago okugenda ku palamenti okulaga obutali bumativu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *