Amawulire

Abadde akukusa abantu akwatiddwa

Ali Mivule

October 10th, 2014

No comments

Binoga

Poliisi ekutte omusajja abadde akukusa abantu okubatwala ebweru .

Akulira poliisi erwanyisa abakukusa abantu, Moses Binoga omukwate amumenye nga John Bosco Senkumbi.

Omusajja ono webamukwatidde ng’aliko b’ajjako ensimbi mbu abatwala mu ggwanga lya Afghanistan ng’abasuubiza okubafunira emirimu gy’obukuumi.

Wabula omusajja ono agamba nti naye yayingira omulimu guno oluvanyuma lw’okugenda ebweru n’atafunamu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *