Amawulire

Ababundabunda 3,000 bayingidde uganda.

Ali Mivule

January 12th, 2014

No comments

.Congolese refugees

 

Ekibiina  ekidduukirize ekya Red Cross kitegeezezza nga ababundabunda abasoba mu 3,000 bwebasaze ensalo okuva mu South Sudan nebayingira mu Uganda.

Bano okuyingira bayisse mu district ye Adjuman .

Ayogerera ekibiina kino Catherine Ntabadde , atubuulide nti bano bonna mu kaseera kano bali mu nkambi ye Zapi mu disitulikiti ye Adjumani,wabula nga abaliyo kati  bawezze 30,000 .

Yoomu agamba nti distikuliti  nga Koboko ne Arua ababundabunda  abasukka mu 10,000 bebaakayingira bukyanga lutalo lubalukawo mu south Sudan.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *