Amawulire

Ababbye embuzi balula

Ababbye embuzi balula

Ali Mivule

August 3rd, 2016

No comments

goat thievesAbantu  7 bawonye okugajambulwa abatuuze ababadde baswakidde ku kyalo Nawampiti oluvanyuma lw’okubakwata n’embuzi enzibe.

Abakwate bano basangiddwa n’embuzi 5 nga endala baabadde baamaze dda okuzibaaga era poliisi eyingiddewo mu budde okubataasa.

Aduumira poliisi ye  Luuka Samuel Kintu agamba bvano kati bali ku poliisi ye  Nakabugu nga bwebabakunya ku musango gw’obubbi.

 

Wabula alabudde ekyabatuuze okutwalira amateeka mu ngalo nga bagajambula bebatabereza okuba ababbi.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *