Amawulire

Ababba enyimba babasalidde amagezi

Ali Mivule

November 22nd, 2013

No comments

Musician

Oluvanyuma lwabayimbi okwongera okwekubira enduulu olwobutafuna mu music wabwe olwabasala enyimba zabwe, ekitongole ekikola ku kuwandiisa bizinensi wano mu ggwanga kitegezezza nga bwekigenda okuteekawo ekitongole kya poliisi ekyokukwata abo bonna abooza mu nyimba z’abayimbi bano.

Akuliramu okuwandiisa mu kitongole kino  BemanyaTwebaze agamba poliisi  yakulondoola abasala mu nyimba zino.

Amaaso egenda kugasimba ku basala  CD abazisasanya eri abaguzi awatali lukusa saako nabo abemoolera ku bintu ebirala ebiba biyiyiziddwa abantu ab’enjawulo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *