Amawulire

Ababaka beteemyemu

Ali Mivule

March 25th, 2013

No comments

Mps divide

Ababaka mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga beetemyeemu ku bukadde obutaano ez’ebbago ly’etteeka ly’amaka n’okwaukana

 

Ababaka bonna bakuweebwa obukadde butaano oluvanyuma lwa president okulagira nti kibe ababaka okusobola okwebuuza ku balonzi ku bbago lino elisimbiddwa ennyo ekuuli bannadiini

 

Abali ku ludda oluvuganya gavumenti kuno bakuyise kwonoona nsimbi ya muwi wa musolo ng’ababaka Latif Sebaggala ne Senjuju Nganda bagamba nti kuno kwonoona ssente.

Kyokka ate banaabwe abali mu NRM bagamb a nti ensimbi zino zeetagisa oku