Amawulire

Ababaka abava mu Buganda baweze

Ali Mivule

August 7th, 2013

No comments

 

Kabaka mayigaAbabaka ba palamenti abava mu bitundu bya Buganda balayidde okuwakanya etteeka lyonna eriyinza okukosa Obuganda

Nga basisinkanyeemu katikkiro e Bulange Mengo, ababaka bano basuubizza okwogera n’eddoboozi ery’omwanguka ku nsonga za Buganda era mu kyo nebasuubiza n’okuperereza banaabwe okubawagira

Ng’ayogerako eri ababaka bano, Kamala byonna Charles Peter Mayiga asabye ababaka bano okwewala enjawukana mu byobufuzi bwegutuuka ku nsonag eziruma obuganda

Ababaka bano bawaddeyo emmotoka ekika kya Noah okuyambako mu kuddukanya emirimu gy’obwakabaka

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *