Amawulire

Abaana Abatasoma Bakwatiddwa

Ivan Ssenabulya

June 30th, 2017

No comments

Bya Magembe Sabiiti

Abatwala ebyenjigiriza mu South –Division mu munispaali eye Mubendenga bali wamu nabakulembeze abalala bakoze ekikwekweeto nebafuuza abaana abatasoma mwebakwatidde abaana abasoba mu 30.

Mayor wa Division eno Beatress Kasigazi ategezeezza nga
bwebakizuula nti abaana bangi tebasoma eky’ongedde ku bumenyi bwa mateeka mu kibuga.

Abamu ku baana abakwatiddwa bategezeezza nga bazadde baabwe bwebafa nga tebaliko awerera kwekutandika okwekolerera, wabula ekitalobedde bakulu kubakwata.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *