Amawulire

Abaana abasoba mu bukadde 8.7 bakugemwa ekirwadde kya Mulalama

Abaana abasoba mu bukadde 8.7 bakugemwa ekirwadde kya Mulalama

Ivan Ssenabulya

August 26th, 2021

No comments

Bya Moses Ndaye,

Gavumenti esabiddwa okwetanira okutambuliza empereza zaayo kun kola eya digital bweba yakulwanyisa obukenuzi.

Bino byogeddwa omukwanaganya wemirimu mu kibiina kyobwannakyewa ekya Afrobarometer Francis Kibirige mu kufulumya alipoota eyolese nti bannauganda bangi tebakyalina bwesige mu gavt nti esobola okulwanyisa enguzi.

Alipoota eno erambise nti bannauganda 6-10 bakkiriza nti obuli bwenguzi bweyongedde nyo mu ggwanga wakati womwaka 2019-2020.

Wano Kibirige walagidde obwetaavu obwokutegekawo olukungana okukubaganya ebirowoozo ku muzze gwobulyake bweguba gwakulwnayisibwa bulungi.