Amawulire

Abaana abanywa omwenge beeyongedde

Ali Mivule

October 14th, 2014

No comments

booze

Omuwendo gw’abaana abato abanywa omwenge gulinnya buli lukya

Okunonyereza okukoleddwa mu kampala kulaga nti abaana abato abaweza ebitundu 52 ku kikumi banywa omwenge

Abaana aboogerwaako beebali wakati w’emyaka 10 ne 19

Ssabwandiisi w’omukago ogulwanyis aomuze gw’abaana abato okunyw aomwenge Rogers Mutaawe agamba nti ekisinze okuleeta kino kinyumu ng’abasinga balabira ku banaabwe

Yye akulira ekibiina kino agamba nti obuzibu bwonna buvudde ku kubulawo etteeka ekkakkali ku kunywa omwenge ekirese abaana bano nga baseguse

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *