Amawulire

Abaana 14 baweereddwa butwa e Kawempe

Abaana 14 baweereddwa butwa e Kawempe

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga,

poliisi mu Kampala etandise okunonyereza kungeri abaana 14 mu gombolola ye Kawempe gyebaweeredwamu obutwa.

Bino byabadewo akawungeezi akayise era nga kigambibwa nti omukyala ategerekeseko erya Babirye yawadde abaana bano omukyere ne bijanjalo wabula oluvanyuma lwe ddaakiika nga 10 ne batandika okutanaka

Amyuka omwogezi wa poliisi mu bitundu bya kampala ne miriraano Luke Owoyesigyire agambye nti poliisi yatemezedwako mangu ne ddusa abaana bano mu ddwaliro e Mulago nga bali mubeera mbi.

Emmere gyebaalidde egidwako sampo okugenda okuzekebejja

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *