Amawulire

Aba UAERA balumbye yafeesi za Kampuni Ethiopian Airways

Aba UAERA balumbye yafeesi za Kampuni Ethiopian Airways

Ivan Ssenabulya

July 28th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye

Amakampuni agatwala abantu ebweru abegatira mu kibiina kyabwe ki Uganda Association of External Recruitment Agencies (UAERA),balumbye yaffeesi za kampuni ye nyonyi eya Ethiopian Airways nga bagala badizibwe ensimbi zabwe ezisoba mu doola 200,000 kungendo ezasazibwamu nga bamaze okusasula tiketi

Engendo ezasazibwamu zonna zaali zolekera ggwanga lya Saudi Arabia naye olwembeera ye kirwadde kya covid-19 entambula yayimirizibwa.

Enid Nambuya senkulu wekibiina kino basaba wabeewo ekikolebwa okulaba nti engendo zino zakutambulwa oba okubaliyirira ensimbi zabwe naye tebanafuna kwanukulwa okuva eri abakungu ba Ethiopian Airlines.

Bwetutukiridde aba Ethiopian Airlineku bibogerwako baganye okubaakokye bogera

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *