Amawulire

Aba FDC besozze akafubo

Ali Mivule

July 8th, 2013

No comments

Mafaabi and muntu

Abakulembeze be kibiina kya FDC beevumbye akafubo okukubaganya ebirowoozo ku alipoota ekwaata ku mivuyo egikwaata ku kulonda kwasenkagale wekibiina okwaggwa gyebuvuddeko okwawangulwa maj  gen Mugisha Muntu.

 

Sentebe wekibiina  Sam Njuba yalukubirizza olukungaana luno nga era lwetabiddwamu akulira oludda oluvuganyab gavt  Nathan Nandala Mafaabi, nababaka ba palamenti abalala.

Bano era baakutuuka kunzikirizignya oba balonde nga bmukulembeze wekibiina buli luvanyula lwemyaaka ebiri oba nedda.