Amawulire

200 bazzeeyo e Buduuda

Ali Mivule

September 27th, 2014

No comments

buduuda

Abantu okuva mu maka agasoba mu 200 basenguse okudda mu maka gaabwe e Buduuda

Bano beebamu ku bava mu maka 600 abasengulwa nebatwalibwa e Kiryandongo oluvanyuma lw’okusengulwa ettaka eryabumbulukuka ku lusozi Elgon

Ssentebe wa disitulikiti John Baptist Nambeshi agamba nti abantu bano bagamba nti ettaka gyebatwalibwa ssi jjimu kale nga tebasobola kulima

Nambeshi agamba nti abantu bano basazeewo kusigala ku lusozi ate nga luliko enjatika

Abantu abasoba mu 300 beebakkibwa ettaka e Buduuda.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *