Amawulire

16 bafiiridde mu kabenje e South Sudan

Ali Mivule

September 29th, 2014

No comments

bus ina ccident

Abantu 16 beebafiiridde mu kabenje akagudde ku kyaalo Nistu kilomita nga 35 okutuuka mu kibuga Juba.

Akabenje kano keetabiddwamu baasi ya Bakulu coaches no. UAS, 073P  ekonaganye ne Tuleera no, UAD, 300 E.

Tuleera eno ebadde ava mu ggwanga lya South Sudan okudda e Kampala ate nga Bakulu ebadde egenda mu kibuga Juba

Aomwogezi wa poliisi mu kitundu kye Aswa Jimmy Patrick Okema akakasizza amawulire gano n’ategeeza nga bwebakyayogeraganya ne banaabwe mu South Sudan okulaba nga bayamba abakoseddwa

Abakoseddwa bajjanjabibwa mu ddwaliro e Juba.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *