Skip to content Skip to footer

Amataba Gasse 2 e Kasese

 

Kasese Floods again

Abantu 2 bebakafiira mu mataba agagoyezza District ye Kasese nga n’abasinga baabulidde amaka gaabwe.

Omwogezi wa ministry y’ebyobulamu  Rukia Nakamatte agamba abalwadde 195 bagyiddwa  mu ddwaliro ly’ekilembe oluvanyuma lw’amazzi okwanjala mu ddwaliro lyonna.

Kino kiddiridde emigga okuli Nyamwamba ne Nyamugasani okubooga nga era n’ebyentambula bigotanye olw’entindo okugwamu.

 

Leave a comment

0.0/5