Skip to content Skip to footer

Emmundu egikweese mu mbugo

gun in private parts

Mu Amerika waliwo omuwala akoze ekitakoleka.

Ono yabbye emmundu n’agikweka e buziba.

Oluvanyuma lw’okuzza emisango egy’enjawulo omuwala ono ategerekese nga Archer yatwaliddwa mu kkomera asibwe.

Wabula abakuuma ekkomera bwebabadde bamwaza bagenze okuwulira nga balinga abakwata ku kintu ekikaluba mu sikaati.

Ono bamututte emanju era bagenze okumwaza obulungi nga emmundu agikwese mu bitundu bye eby’ekyama.

Kati oyo bw’ataba naluwali aba ani, eyo nno y’ensi.

Leave a comment

0.0/5